Cornavirus travel advisory: Uganda esazeewo omulundi gumu, Amawanga 7 ...

Cornavirus travel advisory: Uganda esazeewo omulundi gumu, Amawanga 7 …

Abaganda bagamba nti okwerinda ssi buti kuba n’ensanafu etambula egaludde. Ne Ministry yebyobulamu eyimirizza abantu abava mu mawanga agakosedwa ekirwadde kya COVID 19 ekiretebwa akawuka ka Coronavirus nga nebanayuganda abasangiddwayo balagiddwa okugira nga babeerayo ssikulwa nga nabo baleeta kuno olunabe.

Okwongera okufuunza emiwaatwa kino that is ekirwadde okuyita okuyingira Uganda enkungaana zonna ezibadde zigenda okubeera mu uganda nga zigenda kwetabamu abantu abava mu mawnaga ago eziri ku ddaala lyensi yonna nazo ziyimiriddwa.

  • Duration: 00:02:40
  • Source by “Next Media Uganda”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *